Swiiden

Article on other languages:

Konungariket Sverige
Obwakabaka bwa Swiiden
Bendera ya Swiiden E'ngabo ya Swiiden
Bendera ly'eggwanga Ngabo y'eggwanga
Nsi
Omubala gw'eggwanga: För Sverige - I tiden
Oluyimba lw'eggwanga Du gamla, Du fria
Geogurafiya
Swiiden weeri
Ekibuga ekikulu: Stockholm
Ekibuga ekisingamu obunene: Stockholm
Obugazi
  • Awamu: 449,964 km²
    (ekifo mu nsi zonna #55)
  • Mazzi: 38,459 km² (8.5%)
Abantu
Nnimi z'eggwanga: Oluswiidi
Abantu:
9,090,113
Gavumenti
Amefuga: 1 Janwali 1995 EU
Abakulembeze: King Carl XVI Gustaf (Kabaka)
Prime Minister Fredrik Reinfeldt
Ensimbi yayo
Ensimbi (Erinnya lyazo): Svenska Krona (SEK)
Ebirala ebikwata ku nsi eno
Saawa: mu UTC +1
Namba y'essimu ey'ensi: +46
Ennukuta ezitegeeza ensi eno: .se

Swiiden nsi mu Bulaaya mu Skandinaavia, bukiikakkono kya Denimaaka, ebuvanjuba Finlandi, ebugwanjuba Norwai Obunen Swiiden yeekana 449 964 km² era ye yookusatu mu Bulaaya. Mu Skandinaavia yeesinza abantu (awamu obukadde mwenda)

Ebyaafayo

Ku myaaka 800-900 Swiiden yasulwaamu abantu abaayitibwanga ba vaiking. Ba vaiking baalinga basuubuzi naye nga mukusiinga balwaanyi ante anga babbi. Eddiini ya Christo yatuuka e Swiiden bu biseera bya ba vaiking naye yataandika okuba eyaamanyi mu buseera by'omwaaka 1100. Mu mwaaka 1200 abaswiidi baatandika okuva Finlandi. Mu lutalo lwa Finlandi Rwasha yawaaba Finlandi okuva ku Swiiden.

Obufuzi

Swiiden bwakabaka era omukuleembese waayo ye kabaka. Kaakano kabaka ariko ye kabaka Kaarle XVI Kustaa. Mu bufuzi kabaka talina buyiinza. Paalamenti ne katikkiro (prai minista) beebayisa amateeka.

Ebibuga Ebisiinga obunene

Omuko guno kitundutundu. Bw'oba ng'oyagala okugugaziyako yingira awagamba nti kyusa.

This article is from Wikipedia. All text is available under the terms of the GNU Free Documentation License.